Happy 57th Birthday to his highness the Kabaka of Buganda

This entry was posted in CBS Latest. Bookmark the permalink.

75 Responses to Happy 57th Birthday to his highness the Kabaka of Buganda

  1. PADDY MUKWABA MUKIIBI says:

    SSEBO SABASAJJA NZE NE NYUMBA YANGE WANO MU SAZA LYE MARYLAND MU AMERICA TUKWAGALIZA AMAZALIBWA AMALUNGI ERA AKUME ATAKUMILA MPERA.

  2. kironde ronald says:

    wish his highness the kabaka of buganda a great birthday

    • Kakonge Muagandazi says:

      Owangaale AI Sabasajja Kabaka wa Buganda. Kuluka okutuka kulunaku luno orwetendo mubulamu bwo.

  3. mulambuzi okwe kyengera says:

    Sebbo Ssabasajja tukwagariza obulamu bwonna owangaale nga era olamule nnyaffe Buganda. Ku lwange ne ku be nnyumba yange wano e Lungujjashire. Tukwagala nnyo.

    OWANGAALE AYI NNANYINIMU

  4. Ssembatya Richard says:

    Ayi Ssabasajja Kabaka waffe ayagaliza buli omu nze n’abaganda bonna okuva e Cape Town, South Africa, Tukwagaliza amazalibwa agessanyu. OWANGAALE AYI SSABASAJJA.

  5. Ffe ab’enju ya Zirimenya wano e Freiburg Germany, tukukulisa nnyo Ssabasajja Kabaka Magulu Nyondo, Empologoma ya Buganda , okutuuka ku mazaliibwa era Owangaale Ssebo bba ffe. Gusinze Musota.

    • Mukasa Tebajjanga says:

      Mukasa Tebajjanga mu ssaza ly’e Sweden nkwagaliza amazaalibwa ag’essanyu. Wangaala ayi Ssabasajja Kabaka Lukoma Nantawetwa

  6. Gerald Kamya Kiwuka says:

    Wangaala ayi Ssabasajja Kabaka. Ewulugume empologoma ya Buganda. Ogundegude. Lukoma Nantawetwa. Wangala Ssebuwuffu bwa ngo Nnantawunyibwamu mbwa.

  7. Luyimbazi Katungulu says:

    Ssebo saabasajja nga ndi kumaviivi gange nkwozayoza okutuka kumazalibwago aga 57.
    Ssebo owangaale Allah akukuume nga bwolamula obuganda.
    Ssebo wangaala

    Luyimbazi Katungulu
    Austria

  8. Henry Ddungu says:

    Happy Birthday you Highness, the Kabaka of Buganda. May the Almighty Gob continue to bless you your Highness and the entire Kingdom of Buganda.
    Wangaala Ayi Ssabasajja

  9. A. Namukwaya says:

    Ssebo Saabasajja nkwagaliza okujjaguza emyaka 57 kwemirembe. Omukama akukume akuwe nemikisa ngo lamula obuganda. Wangala Magulu nyondo.

    Alexia Namukwaya: Swaziland

  10. Lydia Lukia Namakula Ssebaggala says:

    SEBBO SSABASAJJA KABAKA FFE ABENYUMBA YEFFUMBE NOLUGAVE NABAGANDA BONNA OKUVA EDENMARK TUKWAGALIZA AMAZALIBWA AGE SSANYU.

  11. Nyombi Thembo George William says:

    Ssebo Nnyinimu, yoga yoga okutuuka kumazalibwago aga Attaano Mwomusanvu. Wangaala ayi Sabasajja Kabaka. Nze n,abenju yange awamu n,abantu be Kassanda Ssingo tukuyozayoza.

  12. Kasimu Muguluma says:

    KUYOZAYOZA OKUTUKA KUMAZALIBWAGO AGA 57. TUKWAGALIZZA AMAZALIBWA AMALUNGI, AI SSABASSAJA WA OBUGANDA ERA OYONGERE OKULAMULA OBUGANDA.

    Kasimu Muguluma

    LONDON

    • Kojja Wabakulu says:

      Wangala Ayi Sabasajja Kabaka, Lukoma Natawetwa, Nankatwata masimu. Tukwagaliza amazalibwa agesanyu!!!

  13. Ayi Ssabasajja Kabaka tukwagaliza amazalibwa amalungi nemyaka emirala mingi!!!

    Johnson Mujungu
    President, International Community of Banyakigezi (ICOB)

  14. Maasomoogi, Lukomannantawetwa, Beene, Binnyonkondo, Bbaffe, Ssabasajja Kabaka Muwenda Mutebi, nze musajjawo muzukulu wa Katongole e Mulema wamu naabenju ya Lutangira bonna tutuusa obubaka obukuyozayoza olw’okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 57 ej’obuto.
    Yogayoga ayi Ssabasajja. Kuuma Nnamulondo Obuganda bulaale.

    Nsinzidde wano mu sazalyo erye Busiro mu Gombolora ye Katabi mu Muluka gwe Kitala ku kyalo Kitala mu ddisitulikiti ye Wakiso.
    Akuume.

  15. kironde jotham sserubambula says:

    AI sserwatika lwattaka nantatungibwa,nze n’abeenju yange,tukwagaliza amazalibwa amalungi. owangaale ssebuufu bwango.

  16. Mayanja sam says:

    Ayi Taata wa Buganda nkwagaliza amazalibwa agesanyu lyerere, Mukama akuwangaze okummekume bazukulu ba Buganda. Long Live KABAKA, long live Buganda Kingdom

  17. KITOOKE MUYINGO STEPHEN (musawo) says:

    Ayi maaso moogi, kulwe nyumba yange abenganda ne’mikwaano, tukuyozayoza okutuuka ku mazaalibwago aga 57. tusaba omukama akutuwangaalize emyaaka bufukunya.
    era natuuse dda ne ku bikujjuko.
    katonda ne buganda omwooyo gumu.

  18. Benon sebugenyi Lwanga says:

    Yoga Yoga, Yoga Yoga GWE EMPOLOGOMA GWE MUSOTA TUKWAGALIZZA AMAZALIBWA GO AGE SANYI .

  19. Berna says:

    Happy birthday ayi Ssabasajja Ronald Muwenda Mutebi II. Awangale ayi Ssabasajja. God bless you.

    MI, USA

  20. NOAZ Resto & NOAZ Apprtmts says:

    NOAZ Wishes “His MAJESTY” an Awesome 57th Birthday

  21. NOAZ Resto & NOAZ Apprtmts says:

    KABAKA is His MAJESTY!!!!!!!!!!!!! & not highness!!! Correct it

  22. Nalwoga says:

    Wangala ayi Kabaka

  23. Princess Ndagire Hanipher M says:

    Ayi Ssabasajja Empologoma ya Buganda,
    Nkwagaliza nnyo nyini Amazalibwa Age SSanyu. Era Nsaba Allah Kwongere Obuwangazi , Okumekume Obuganda. yoga yoga Ssebo.

  24. Princess Ndagire Hanipher M says:

    Ayi Ssabasajja Empologoma ya Buganda,
    Nkwagaliza nnyo nyini Amazalibwa Age SSanyu. Era Nsaba Allah akwongere Obuwangazi , Okumekume Obuganda. yoga yoga Ssebo.

    • Omugiriinya Paul Sseggiriinya (Musomesa) says:

      Musota, nze omugiriinya wo Sseggiriinya wamu n’omuzaana wo Mulongooti Namukwaya n’ezzadde lyaffe lyonna mu ssaza lyo erya Canada, mu Gombolola yo eya Ontario, mu muluka gwo ogwa Ottawa ku kyalo kyo era ekya Ottawa tukwagaliza amazaalibwa agajjudde essanyu. Mukama akuwangaaze ng’endobolo anti n’omufu agiwa era akuwe ebisobaasobaganye ng’obugulu bw’eggongolo. Abalabe bo bonna emizimu gya bajajjaabo gibafuule enzingo n’abo abakulaba mu kamwa, akamwa kabacuume nga akembalwa era bonna batambulenga nga bawunuuna ssaako n’okusikondoka ng’enkoko emize ekkovu. Era bafe nga beenyaga. Ayii Musota, Cuucu, Seggwanga, Baffe, Ssabalongo ggwe alamula abafu n’abalamu wangaala !

  25. Ssekubunga Charles says:

    Happy 57th Birth day to you His Highness, the Kabaka of Buganda!
    May you continue to enjoy the gift of life.
    God bless.

  26. Juma Sengendo says:

    Nze juma Sengendo wano mu America, Dallas, Texas. Yoga Yoga Mpologoma magulu nnyondo okutuuka ku myaka 57 egyobuto. Nsaba omutonzi akuume akuyise mubizibu byonna.

  27. LUBEGA MOSES says:

    YOGA YOGA, YOGA YAOG ,GWE MPOLOGOOMA,MUSOTA,LUWETA NANTAKOMWA, MAASO MWOGI ,SSABASAJJA TUKWAGALIZZA AMAZALIBWA EGE SANYU. TUSABA ALLAH AMUWE EMIREMBE NGA LAMU OBUGANDA. AYI SSABASAJJA AWANGALE NO’BUGANDA BWONA.

  28. LUBEGA MOSES says:

    GWE MPOLOGOOMA,MUSOTA,LUWETA NANTAKOMWA, MAASO MWOGI ,SSABASAJJA TUKWAGALIZZA AMAZALIBWA EGE SANYU. TUSABA ALLAH AMUWE EMIREMBE NGA LAMU OBUGANDA. AYI SSABASAJJA AWANGALE NO’BUGANDA BWONA.

  29. DALAWUSI KITYO says:

    AYI SABASAJJA WA BUGANDA GUNDA GUNDA BAFFE TUKWAGALIZA AMAZALIBWA AGESANYU MUKAMA AKUTUKUMIRE WAMU NO BUGANDA NGA TULI WAMU

  30. jagwe umar says:

    ssebo wangara okulakulanye obuganda

  31. KYEYUNE MATHIAS says:

    Ayi Ssabasajja, Magulu nnyondo, Lukoma Nantawetwa, Wangaala. Namulondo gikuume bulungi era n’obuganda bubeere bumu. Nkwagaliza amazaribwa amalungi.
    Kyeyune Mathias Mbale, Naye Nzalibwa Kukyalo Kitala, Gombolola Katabi, Wakiso district.

  32. Kimera Henry says:

    Ayi Ssabasajja Kabaka, nze musajjawo Kimera Henry n’abenju yange bonna, tukwaagaliza amazaalibwa amalungi era ag’emirembe.
    Wangaaaaaaaaaaaaaaaaaaaaala nnyoooooooooo ngabwolamula nnyaffe Buganda.

  33. musanje charles says:

    AYI SSABASAJJA NZE MUSAJJA WO MUSANJE NE NYUMBA YANGE TUKWAGALIZA AMAZALIBWA AGE SANYU.GUNDA GUNDA NYO AYI EMPOLOGOMA YA BUGANDA

  34. Kidde Jessy says:

    Ayi Ssabasajja Kabaka nze musajjawo Kidde , Sebbo tukwagaliza a mazalibwa aga 57 ejobuto amalungi makama abele nawe.

  35. Muyanja Frank says:

    Ohh!!!! ayii…!!!!! ssabasajja!!, yeggwe ssemanda agamenya embazzi n`okuwanga. yeggwe kisikirize kyakatonda jetuli sebo! era tuli wamu naawe mukusoomozebwa obuganda mw`ebutubidde. naye gano mazalibwa go beene era obuganda bwonna busanyufu olw`olunaku luno beene. nange musajja wo muyanja nkwagaliza amazalibwa a gemwaka 57 egy`obuto amalungi. ogunde gunde ayi kabaka wa BUGANDA!!!

  36. GUMBYA-NYONYI AIDAH says:

    YOGA YOGA AYI SSABASSAJJA MAGULU NYONDO! NZE AIDAH GUMBYA KU LWE NYUMBA Y’OMWAMI N’OMUKYALA PETER MUSISI E KINYWAMAZZI TUKWAGALIZZA AMAZALIBWA AGAJJUDDE ESSANYU. ERA TUSABA OMUKAMA KATONDA OKUWANGAAZE. ANTI OBUKADDE MAGEZI!

  37. Rwigyema Emmanuel says:

    rk investments ltd Busega Natete your solar supplyers in Buganda we wishing you a very Happy 57th Birthday dear the only lovel king Sabasajja Kabaka Of Buganda we rk invest we love u God Blase u

  38. Wassaaka Yahya jnr. says:

    May u live to see yo grandchildrens` children.

  39. Sendagala Israel Kironde says:

    Nze sendagala Israel Kironde muzukulu wa Edward Kalibala owekibale nakaseta nakaseke nabomumaka gange twagariza Sabasaja Emplogome yabuganda amazalibwa Amalungieda nga gamirembe wangala Sabasaja Empologona wangala Nabagereka wangala Buganda nabaganda mwena muzare abaana bangi tukulakulanye obuganda

  40. nyesiga says:

    Happy 57th Birth day to you His Highness, the Kabaka of Buganda!
    May you continue to enjoy the gift of life.
    God bless.

  41. SAAVA KIYINGI EDWARD says:

    Ssabasajja Empologooma yabuganda nkwagalaaliza amazalibwa agesanyu nemirembe
    Egitalikko koomo ngakatonda bwali omulamu akulaazze ekissa munsi enno nobwakaba akuwangazze akussesse nga bweyassesa sarah muka Ibram era muburamu omukama akuwweledaala ekikuri kumutima kyoludde ngoyagala era lekkamukama akulemberenga buli wonolaganga lekka yaba akumurisizanga wonayitanga agunde gundde masso mongi nantawetwa baffe.

  42. kigozi disani says:

    Ssebo Ssabasajja Magulunyondo Nantawetwa nkwagaliza amazaalibwa agajjudde emikisa n’obuwanguzi obuva eri Mukama Katonda eyakuwa obufuzibwo.
    WAGAALA AYI SSABASAJJA

  43. Wilber.Ndawula jr says:

    Ayi Ssabasajja Kabaka,Magulunyondo,musota,yogaayoga kumazaalibwaago aga ataano mu omusanvu.Wangaala ayi Ssabasajja.

  44. KALANDA EMMANUEL says:

    YOGA YOGA ,GWE EMPOLOGOOMA YA BUGANDA, MUSOTA, MAASO MOOGI , LUKOMA ,NANTAWETWE, CUUCU, MAGULU NYONDO, NANTALINYA MU KATEEBE, SSABASAJJA KABAKA WA BUGANDA GUNDA GUNDA BAFFE TUKWAGALIZA AMAZALIBWA AG`ESANYU MUKAMA AKUTUKUMIRE WAMU N`OBUGANDA NGA TULI WAMU, YONGERA OKULAMULA OBUGANDA.

    KALANDA EMMANUEL
    DOHA- QATAR

  45. Guggwa Wamala Gordon says:

    Yoga’yoga ayi Maaso Moogi,Ssabasajja Kabaka waffe.Nze naboomunju yo’mugenzi Wamala sulumani abe Koba,Kasanje,Buwaya,Busiro,tukwagaliza amazalibwa agessanyu. Owangaale lukoma nantawetwa.

  46. Samuel Kazibwe says:

    Happy Birth Day to his Highness the Kabaka Of Buganda. Yoga Yoga Gwempologoma ya Buganda Nkwagaliza Nemilara Mingi. Odukanye Obuganda, obukulakulanya wadde ngembela Y’ Ensi Eribubi.

    Samuel Kazibwe

  47. Nnyombi Richard says:

    Yoga yoga Ssabasajja Kabaka! Ddunda Lugaba Namugereka akwongere obulamu obulungi n’amagezi mangi osobole okulamula abantu be beyakukwasa basobole okweyagalira mu ggwanga lyabwe lye yabawa awatali kunyigirizibwa kwonna.
    Fr. Nnyombi Richard
    E Roma – Italy

  48. MUKYADDONDWA MUKASA FRED says:

    Happy 57th Birthday to his highness the kabaka of Buganda.

  49. MUKYADDONDWA MUKASA FRED says:

    Ayi ssabasajja kabaka wa Buganda, lukomwa nantawetwa, maaso moogi, Empologoma ya Buganda, yoga yoga tukwagaliza amazalibwa agesanyu era omutonzi akutukumire owangaale ayi Ssabasajja.

  50. Masagazi James says:

    Happy Birthday to his Majesty. Awangaale Ayi Beene

  51. Musoke Moses says:

    kuliika amazaalibwa go Magulu Nyondo

  52. SEKAMWA says:

    Our highness, i pray n wish you along life may the might father bless you to serve in peace your subjects. May your kindgom dewell in peace let God fight your battles and your wishes become true in the name of Jesus christ amen. This is the year for change just mark it.

  53. Betty Mary Namuddu says:

    Happy Birthday AI Ssabasajja. May GOD give you more wisdom and good health to lead and guide your Kingdom. May you live to see Ssemakokiro and Ssangalyambogo grow to have their own grand children.

    Wanagala Ssabassajja

    wano mu ssaza lye Randolph

  54. NAAVA BEATRICE says:

    nzenno kabaka waffe mukulisa olunaku lwamazalibwa nti kulika duyitamu bulungi yiii banaye abaganda mwebale kwagala kabaka waffe .Singa kyali kisoboka twandiweredwa FEDERO YAFFE NGATULAGYANYE .

  55. NAAVA BEATRICE says:

    nzenno kabaka waffe mukulisa olunaku lwamazalibwa nti kulika duyitamu bulungi yiii banaye abaganda mwebale kwagala kabaka waffe .Singa kyali kisoboka twandiweredwa FEDERO YAFFE NGATULAGYANYE .BEATRICE E LONDON

  56. KAKEMBO PRICE says:

    Happy Birth day to u,…Happy Birth day to u,..Happy Birth day dear baby Kabakaaaa,
    Happy Birth day to u.
    Singing for Omutandaa makes my day, Aggunde ggunde…….

  57. Ayi !! Magulu nnyondo wangaala!!

  58. MATOVU AMIS says:

    HAPPY BIRTH DAY TO YOU,,

  59. Salongo Augustine Kafeero says:

    Sabasajja Kabaka Ronald Mutebi awangaale era afuge Obuganda. Happy Birthday eri Obuganda bwonna.

  60. BEENE KYUKYU MAGULU NYONDO LUKOMWA NANTAWETWA MAASO MOGYI SSEBUFU BWANGO NANTALINYA MUKATEBE NANTAWETWA MUSOTA SSABASAJJA KABAKA WANGE WANGALA NGA NDOBOLO YA KEREZIA “AYI KATONDA KUMA KABAKA WA FFE NGA ALAMULA OBUGANDA TU JAGUZZE NAMAZZALIBWA AGEMYAKA 1OO NOMUSOBYO AMINA

  61. Kakooza Eddie says:

    Nkulwange n’enju yange ntwala omukisa guno okuyozayoza ssabasajja wa Buganda.kumazalibwa go.

    “Kululwo yensonga lwaki nkyasobola okweyita munayuganda,wotandibade osanga nandibade kirala,ate gwe okujako obwakabaka bwaffe kiki kyetukyenyumirizamu munsi yaffe?”

    Tusaba liso ddene akuwanzaze gwe ,abambejja nabalangira mwena,ate era mbakutira namwe okumukulembeza nga mutukulembera..amiina.

    nze kakooza omukoppi ate nga ndimuwulize
    nga nsinzide mu saaza lya ssabasajja elye Finlandi

  62. mulumba saziri says:

    long live ayi ssabasajja kabaka.viena austria.

  63. Nkugwa Alex says:

    Amazalibwa age’sanyu ayi beene. “Buli woyitako gyetuli obeela mupya” !!!.

  64. Kateregga kalemba kiringente says:

    Ssabbasajja kabaka owangale ne nnabagereka agerekere obuganda nkusaba okukubiriza abaganda okukola ennyo bave mukulere engalo nze omulangira kateregga e south africa.

  65. jjuuko says:

    nsaba kumpelleza simu cbs

  66. Lukoli Johns says:

    Always I pray to God to keep you in there hand and cbs Radio Buganda. and my Country Uganda the mother land. from Johns Lukoli, living in USA

  67. margaret says:

    Ssabasajja nkwagala nnyo, wangala okulakulanye obuganda

Comments are closed.